Psalms 29:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eddoboozi ly'Omukama lya maanyi, eddoboozi ly'Omukama lya kitiibwa
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eddoboozi lya Mukama ly’amaanyi; eddoboozi lya Mukama lijjudde ekitiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eddoboozi lya Mukama lya maanyi; Eddoboozi lya Mukama lijjudde ekitiibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eddoboozi lya Mukama lya maanyi, eddoboozi lya Mukama lyakitiibwa nnyo!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eddoboozi lya Mukama lya maanyi; Eddoboozi lya Mukama lijjudde ekitiibwa.