Psalms 29:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eddoboozi ly'Omukama lyasaayasa entolookyo; Omukama ayasaayasa entolookyo za Lebanoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eddoboozi lya Mukama limenya emivule; Mukama amenyaamenya emivule gya Lebanooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eddoboozi lya Mukama limenya emivule, Mukama amenyaamenya emivule gy'omu Lebanooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eddoboozi lya Mukama limenya emivule, Mukama amenya emivule gy'omu Lebanooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eddoboozi lya Mukama limenya emivule; Weewaawo, Mukama amenyaamenya emivule gya Lebanooni.