Psalms 3:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe nsitulira eri Omukama omulanga gwange, ampulira ng'ayima ku lusozi lwe olutukuvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ngalamira ne neebaka, era ne nzuukuka bulungi, kubanga Mukama ye ampanirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ngalamira ne nneebaka, Ne nzuukuka, kubanga Mukama ampanirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ngalamira ne neebaka, ne nzuukuka, kubanga Mukama ankuuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naagalamira ne nneebaka; Ne nzuukuka; kubanga Mukama ye ankuuma.