Psalms 30:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wulira, ayi Mukama, nsaasira; Mukama beera muyambi wange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ofudde okwaziirana kwange amazina; onnyambuddemu ebibukutu, n’onnyambaza essanyu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ofudde okunakuwala kwange okuzina. Onzigyeko obuyinike, n'onzijuza essanyu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okunakuwala kwange okufudde kubiibya. Onzigyeko obuyinike n'onzijuza essanyu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onfuulidde okunakuwala kwange okuzina; Onziyeeko ebibukutu byange, onnyambazizza essanyu: