Psalms 30:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndikugulumiza, ayi Mukama, kubanga wanzibulula, tewaleka balabe bange kunneeyagalirako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, nakukaabirira onnyambe, n’omponya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama Katonda wange, Nnakukoowoola onnyambe, naawe n'omponya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, Katonda wange, nakukoowoola onnyambe, n'omponya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama Katonda wange, Naakukoowoola, naawe n'omponya.