Psalms 30:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama Katonda wange, nakuwanjagira, naawe n'omponya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, omwoyo gwange waguggya emagombe, n’omponya ekinnya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, wanzigya mu magombe, Onzizizzaamu obulamu, n'omponya okukka mu bunnya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, wanzigya mu ntaana, wamponya okukka emagombe, n'onzizaamu obulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama, walinnyisa emmeeme yange okuva mu magombe: Omponyezza okufa, nneme okukka mu bunnya.