Psalms 30:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, mu kusiima kwo, wannyweza ng'olusozi olw'amaanyi, naye bwe wakisa amaaso go, ne ntekemuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe gwe nakoowoola, Ayi Mukama; ne nkukaabirira Mukama, onsaasire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne nkukoowoola, ayi Mukama, Nenkwegayirira onnyambe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, nkukoowoola, nkwegayirira onnyambe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne nkukoowoola ggwe, ai Mukama; Era Mukama ne mwegayirira;