Psalms 31:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mpulira bangi boogera obwama: “Ntiisa ku njuyi zonna;” bakuŋŋaana ne banneekobera, bateesa okuggyawo obulamu bwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nneesiga ggwe, Ayi Mukama; nga njogera nti, “Oli Katonda wange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nze nneesiga ggwe, ayi Mukama, Njogera nti, “Ggwe Katonda wange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze neesiga ggwe, ayi Mukama, ŋŋamba nti: “Ggwe Katonda wange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nakwesiga ggwe, ai Mukama: Nayogera nti Ggwe Katonda wange.