Psalms 31:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nze neesiga ggwe, ayi Mukama; ŋŋamba nti: “Ggwe Katonda wange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Entuuko zange ziri mu mikono gyo; ondokole mu mikono gy’abalabe bange n’abangigganya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obulamu bwange buli mu mikono gyo, Ondokole mu mukono gw'abalabe bange n'abo abanjigganya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obulamu bwange buli mu mikono gyo, ggwe nzigya mu mikono gy'abalabe bange, n'egy'abo abanjigganya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Entuuko zange ziri mu mukono gwo: Ondokole mu mukono gw'abalabe bange n'abo abanjigganya.