Psalms 31:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obudde bwange bwonna buli mu mikono gyo; mponya mu mikono gy'abalabe bange, n'egy'abo abanjigganya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso go ogatunuulize omuweereza wo; ondokole n’okwagala kwo okutaggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tunuulira omuddu wo, Ondokole mu kisa kyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ntunuuliza busaasizi nze omuweereza wo, ondokole olw'ekisa kyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaaso go gaakire omuddu wo: Ondokole mu kisa kyo.