Psalms 31:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obakweka mu bwewogomo bw'amaaso go, okuva awali enkwe z'abantu; obaddusiza mu nsiisira yo, okuva awali ennimi ezikaayana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama atenderezebwenga kubanga yandaga okwagala kwe okungi, bwe nnali mu kibuga kye baali bazingizza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Atenderezebwenga Mukama: Kubanga andaze ekisa kye eky'ekitalo mu kibuga ekiriko ekigo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama atenderezebwe, kubanga andaze ekisa kye ekingi, mu kibuga ekiriko ekigo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Atenderezebwenga Mukama: Kubanga andaze ekisa kye eky'ekitalo mu kibuga ekiriko ekigo.