Psalms 31:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama agulumizibwe, kubanga yangirira ekisa ekyewuunyisa, bwe nali mu kibuga okuli ekigo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe natya ennyo ne njogera nti, “Ngobeddwa mu maaso go.” Kyokka wampulira nga nkukaabirira n’onsaasira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze n'ayogera nga nnyanguyiriza nti, “Nzikiridde mu maaso go!” Naye wawulira eddoboozi ery'okwegayirira kwange bwe nnakukoowoola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kutya okungi nagamba nti: “Ngobeddwa mu maaso go!” Naye wawulira okwegayirira kwange, nga nkusaba onnyambe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze nayogera nga nnyanguyiriza nti Nzikiridde mu maaso go: Naye wawulira eddoboozi ery'okwegayirira kwange bwe nnakukoowoola.