Psalms 31:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mwagale Omukama, mwenna abatuukirivu be. Omukama akuuma abeesigwa, naye abeekuza abasasulira ddala mu bujjuvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muddeemu amaanyi mugume omwoyo mmwe mwenna abalina essuubi mu Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muddemu amaanyi, mugume omwoyo, Mwenna abalina essuubi mu Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwenna abalina essuubi mu Mukama, mube ba maanyi, mugume omwoyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muddengamu amaanyi, mugumenga omwoyo gwammwe, Mwenna abasuubira mu Mukama.