Psalms 31:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ggwe lwazi lwange, ekigo kyange; olw'okubeera erinnya lyo, nkulembera onnambike.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omponye mu mutego gwe banteze; kubanga ggwe kiddukiro kyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nzigya mu kyambika ekikwekeddwa kye banteze; Kubanga ggwe oli kiddukiro kyange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nzigya mu kitimba kye banteze, kubanga nzirukira gy'oli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onziye mu kyambika kye banteze enkiso; Kubanga ggwe oli bbugwe wange.