Psalms 31:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mponya ekitimba kye banteze, kubanga ggwe buddukiro bwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nteeka omwoyo gwange mu mikono gyo; ondokole, Ayi Mukama, Katonda ow’amazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mpaayo omwoyo gwange mu mukono gwo: Ggwe wannunula, ayi Mukama, ggwe Katonda omwesigwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkukwasizza omwoyo gwange, kubanga ondokodde, ayi Mukama. Ggwe Katonda omwesigwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mpaayo omwoyo gwange mu mukono gwo: Ggwe wannunula, ai Mukama, ggwe Katonda ow'amazima.