Psalms 31:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mikono gyo mwe ntadde omwoyo gwange; Nnunula, ayi Mukama, Katonda omwesigwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkyawa abo abeesiga bakatonda abalala; nze nneesiga Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okyawa abo abasinza ebifaananyi ebitaliimu, Naye nze nneesiga Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okyawa abasinza ebitaliimu, naye nze nneesiga Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nkyawa abo abalowooza ebigambo eby'obulimba ebitaliimu: Naye neesiga Mukama.