Psalms 31:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkyawa abo abasinza ebitaliimu omutava kantu; nze neesiga Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaajaguzanga ne nsanyukira mu kwagala kwo, kubanga olabye okubonaabona kwange era omanyi ennaku endi ku mwoyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnaasanyukanga, nnaajaguzanga olw'okwagala kwo okutajulukuka, Kubanga walaba okubonaabona kwange, N'omanya obuyinike bwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnaasanyukanga ne njaguza olw'ekisa kyo, kubanga walaba okubonaabona kwange, n'omanya obuyinike bwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naasanyukanga, naajaguzanga olw'okusaasira kwo: Kubanga walaba ebibonoobono byange; Wamanya emmeeme yange mu kulaba ennaku: