Psalms 32:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ya Dawudi. Masukili. Yeesiimye ow'omusango ogusonyiyiddwa, ow'ekibi ekikisiddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alina omukisa oyo asonyiyiddwa ebyonoono bye ekibi ne kiggyibwawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wa mukisa oyo asonyiyiddwa ekyonoono, n'aggyibwako ekibi kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wa mukisa oyo asonyiyibwa ekyonoono kye, n'aggyibwako ekibi kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aweereddwa omukisa asonyiyiddwa ekyonoono kye n'ekibi kye kikwekeddwa.