Psalms 32:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebiwoobe by'ababi byo bingi, naye asuubira mu Mukama ekisa kye kimubugiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ababi balaba ennaku nnyingi; naye abeesiga Mukama bakuumirwa mu kwagala kwe okutaggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ababi ba kubonaabona nnyo; Naye abo abeesiga Mukama abakuuma n'ekisa kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi ba kubonaabona nnyo; naye abeesiga Mukama, abakuuma n'ekisa kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ababi banaalabanga ennaku nnyingi: Naye oyo eyeesiga Mukama okusaasirwa kunaamwetooloolanga.