Psalms 32:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yeesiimye oyo Omukama gw'atavunaana kibi kye, ow'omutima omutali bukuusa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alina omukisa omuntu oyo Mukama gw’atakyabalira kibi kye, ne mu mutima gwe nga temuli bukuusa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wa mukisa oyo Mukama gw'atabalira butali butuukirivu, Ne mu mwoyo gwe nga temuli bukuusa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu oyo wa mukisa, Mukama gw'abala nti talina kibi, era ataliimu bukuusa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aweereddwa omukisa Mukama gw'atabalira butali butuukirivu. Ne mu mwoyo gwe temuli bukuusa.