Psalms 32:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe nasirikanga amagumba gange nga gaggweerera, olw'okukungubaganga olunaku lwonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe nasirikiranga ekibi kyange, ne nkogga, kubanga nasindanga olunaku lwonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe nnasirikiranga ekibi kyange, naggweeramu ddala amaanyi, Olw'okukaaba kwange obudde okuziba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe nali nga nkyasirikidde ekibi kyange, naggweeramu ddala amaanyi olw'okukaaba olunaku lwonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe nnasirikanga, amagumba gange gaakaddiwanga, Olw'okukaaba kwange obudde okuziba.