Psalms 33:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama asaabulula entegeka z'amawanga, afulula enteesa z'abantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama asansulula enteekateeka y’amawanga; alemesa abantu okutuukiriza bye bagenderera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama aggyawo okuteesa kw'amawanga: Adibya ebirowoozo by'abantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama aggyawo ebyo amawanga bye gateesa, abantu abalemesa bye bamaliridde okukola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama aggyawo okuteesa kw'amawanga: Adibya ebirowoozo by'abantu.