Psalms 33:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lyesiimye eggwanga eririna Katonda nga ye Mukama; abantu be yeerondera ng'obusika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lirina omukisa eggwanga eririna Katonda nga ye Mukama waalyo, ng’abantu baalyo yabalonda babeere bantu be.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lya mukisa eggwanga eririna Mukama okuba Katonda waalyo. Abantu be yalonda okuba ababe ba mukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eggwanga eririna Mukama Katonda nga gwe lisinza lya mukisa; abantu be yalonda okuba ababe, ba mukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eggwanga eririna Mukama okuba Katonda waalyo liweereddwa omukisa; Abantu be yalonda okuba obusika bwe ye.