Psalms 33:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama ayima mu ggulu n'atunuulira, n'alaba abaana b'abantu bonna;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama asinziira mu ggulu n’alaba abaana b’abantu bonna;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama asinziira mu ggulu n'alengera, N'alaba abantu bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama asinziira mu ggulu n'alengera, n'alaba abantu bonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama alengera ng'ayima mu ggulu; Atunuulira abaana b'abantu bonna;