Psalms 33:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayima mu kisulo kye n'atunuulira bonna abasula mu nsi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
asinziira mu kifo kye mw’abeera n’alaba abantu bonna abali ku nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Asinziira mu ntebe ey'obwakabaka, N'alaba abali ku nsi bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
asinziira ku ntebe ye ey'obwakabaka n'alaba abali ku nsi bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ng'ayima mu kifo eky'ekisulo kye alaba Ku abo abali mu nsi bonna;