Psalms 33:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
oyo eyakola emitima gyabwe kinnoomu, era eyekkaanya buli kye bakola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye y’ategeka ebirowoozo byabwe bonna ne yeetegereza byonna bye bakola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ye yakola emitima gyabwe bonna, Yekkaanya byonna bye bakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye yakola emitima gya bonna, era yekkaanya byonna bye bakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abumba emitima gyabwe bonna, Alowooza ebikolwa byabwe byonna.