Psalms 33:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga mu ye omutima gwaffe mwe gusanyukira; mu linnya lye ettukuvu mwe tusuubirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu ye emitima gyaffe mwe gijaguliza, kubanga twesiga erinnya lye ettukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tusanyukira mu ye, Kubanga twesiga erinnya lye ettukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tusanyukira mu ye, kubanga twesiga erinnya lye ettukuvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga omutima gwaffe gunaasanyukira oyo, Kubanga twesize erinnya lye ettukuvu.