Psalms 33:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ekigambo ky'Omukama kituufu, mwesigwa mu mirimu gye gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ekigambo kya Mukama kituufu era kya mazima; mwesigwa mu buli ky’akola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ekigambo kya Mukama kya mazima, N'omulimu gwe gwonna gukolebwa na bwesigwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama by'ayogera bya mazima, era by'akola byesigika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ekigambo kya Mukama kigolokofu; N'omulimu gwe gwonna (agukola) mu bwesigwa.