Psalms 33:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayagala obutuukirivu n'obutuufu; ensi ejjudde ekisa ky'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama ayagala obutuukirivu n’obwenkanya. Ensi ejjudde okwagala kwa Mukama okutaggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayagala obutuukirivu n'amazima: Ensi ejjudde okwagala kwe okutaggwaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayagala obutuufu n'amazima, ensi yajjula okwagala kwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayagala obutuukirivu n'amazima: Ensi ejjudde ekisa kya Mukama.