Psalms 33:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akuŋŋaanya amazzi g'ennyanja kyenkana nga mu lutiba; eddubi alissa mu materekero.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yakuŋŋaanya amazzi g’ennyanja mu ntuumu, agayanja n’agasibira mu masitoowa gaago.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akuŋŋaanya amazzi wamu mu nnyanja, Ag'ebuziba agateeka mu materekero.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akuŋŋaanyiza amazzi mu nnyanja, ne gaba ng'agali mu nsuwa. Amazzi ag'ebuziba agateeka mu materekero.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amazzi ag'omu nnyanja agakuŋŋaanya ng'entuumo: Atereka amadubi mu mawanika.