Psalms 33:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensi yonna etye Omukama; bonna abali ku nsi bamusseemu ekitiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi yonna esaana etyenga Mukama, n’abantu ab’omu mawanga gonna bamussengamu ekitiibwa;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensi yonna etyenga Mukama, Bonna abali mu nsi bamuwenga ekitiibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi yonna etye Mukama, ab'oku nsi bonna bamusseemu ekitiibwa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensi zonna zityenga Mukama: Bonna abali mu nsi zonna bamukankanirenga.