Psalms 33:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti yayogera, ne bibaawo; yalagira, ne biyimirirawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga yayogera bwogezi n’etondebwa, n’alagira n’eyimirira nga nywevu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga yayogera ne kikolebwa, Yalagira ne kinywera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga yayogera ensi n'ebaawo, yalagira n'enywera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga yayogera ne kikolebwa; Yalagira ne kinywera.