Psalms 34:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutye Omukama, mmwe abatuukirivu be; abamutya, tebajula kantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Empologoma zirumwa enjala ne ziggwaamu amaanyi; naye abo abanoonya Mukama, ebirungi tebiibaggwengako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obwana bw'empologoma oluusi bubulwa emmere ne bulumwa enjala; Naye abanoonya Mukama tebaabulwenga kintu kirungi kyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obwana bw'empologoma oluusi bubulwa emmere ne bulumwa enjala. Naye abanoonya Mukama, tebajula kirungi na kimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obwana bw'empologoma bubulwa ne bulumwa enjala: Naye abanoonya Mukama tebaabulwenga kintu kirungi kyonna.