Psalms 34:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaana, mujje mumpulire, nzija kubayigiriza okutya Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyagala okuwangaala mu bulamu obulungi, okuba mu ssanyu emyaka emingi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyagala okunyumirwa obulamu, okuwangaala n'okufuna ebirungi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyagala okunyumirwa obulamu, okuwangaala n'okufuna ebirungi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muntu ki ayagala obulamu, Era eyeegomba ennaku (ennyingi), alyoke alabe obulungi?