Psalms 34:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muntu ani ayagala obulamu, eyeegomba okuwangaala, yeeyagalire mu birungi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olulimi lwo lukuumenga luleme okwogera ebitasaana, n’akamwa ko kaleme okwogera eby’obulimba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ziyizanga olulimi lwo okwogera obubi, N'emimwa gyo obutoogeranga bya bulimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ziyiza olulimi lwo okwogera ekibi, n'emimwa gyo okwogera eby'obulimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ziyizanga olulimi lwo mu bubi, N'emimwa gyo obutoogeranga bukuusa.