Psalms 34:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Weewale okuyisa obubi, kola obulungi, noonya eddembe era oligoberere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso ga Mukama gatunuulira abo abatuukirivu, n’amatu ge gawulira okukaaba kwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amaaso ga Mukama gali ku batuukirivu, Era awulira okukaaba kwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama alabirira abatuukirivu, era awulira okukaaba kwabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaaso ga Mukama galaba abatuukirivu, N'amatu ge gawulira okukaaba kwabwe.