Psalms 34:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaaso g'Omukama gatunuulira abatuukirivu, n'amatu ge gawuliriza okuwanjaga kwabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama amaliridde okumalawo abakola ebibi, okubasaanyizaawo ddala n’obutaddayo kujjukirwa ku nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obwenyi bwa Mukama buba ku abo abakola obubi, Alaba nti tebajjukirwenga mu nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka aboonoonyi, abatunuuliza bukambwe; alaba nti tebajjukirwenga mu nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obwenyi bwa Mnkama buba ku abo abakola obubi, Amalemu okujjukirwa kwabwe mu nsi.