Psalms 34:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaaso g'Omukama agavulumulira ababi, okuggya ku nsi ekyo kwe bandijjuukiriddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abatuukirivu bakoowoola Mukama n’abawulira n’abawonya mu byonna ebiba bibateganya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abatuukirivu baakoowoola, Mukama n'awulira, N'abalokola mu nnaku zaabwe zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ba Mukama abeesigwa bamukoowoola n'abawulira, n'abaggya mu bizibu byabwe byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abatuukirivu baakoowoola, Mukama n'awulira, N'abalokola mu nnaku zaabwe zonna.