Psalms 34:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abatuufu bwe bawanjaga, Omukama abawulira; n'abawonya mu buyinike bwabwe bwonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama abeera kumpi n’abalina emitima egimenyese, era alokola abo abalina emyoyo egyennyise.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama ali kumpi n'abo abalina omutima ogumenyese. Era awonya abalina omwoyo oguboneredde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama abeera kumpi n'abeenenyezza mu mutima, alokola ababoneredde mu mwoyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama ali kumpi n'abo abalina omutima ogumenyese. Era awonya abalina omwoyo oguboneredde.