Psalms 34:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abamenyese mu mutima Omukama ababeera kumpi; alokola ab'omwoyo ogubetentese.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu omutuukirivu ayinza n’okuba n’ebizibu bingi, naye byonna Mukama abimuyisaamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebibonoobono eby'omutuukirivu bingi, Naye Mukama amulokola mu byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu omulungi abonaabona mu bingi, naye Mukama abimuwonya byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebibonoobono eby'omutuukirivu bye bingi: Naye Mukama amulokola mu byonna.