Psalms 34:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnaatenderezanga Omukama obudde bwonna, ettendo lye mu kamwa kange bulijjo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwoyo gwange guneenyumiririzanga mu Mukama; ababonyaabonyezebwa bawulire bajaguzenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emmeeme yange eneenyumiririzanga mu Mukama, Ababonaabona bawulire basanyuke.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nneenyumirizanga mu Mukama, ababonaabona bawulire basanyuke.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emmeeme yange eneenyumiririzanga mu Mukama: Abawombeefu baliwulira, balisanyuka.