Psalms 34:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omutuukirivu yandiba na bingi ebimuluma, naye Omukama byonna abimuwonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amagumba ge gonna Mukama agakuuma, ne watabaawo na limu limenyeka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akuuma amagumba ge gonna, Nekutamenyekako na limu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akuuma amagumba ge gonna, tekulimenyekako na limu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akuuma amagumba ge gonna: Linnaago erimu terimenyeka.