Psalms 34:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obwonoonefu bulizikiriza omwonoonyi, n'abakyawa omutuufu balisalirwa omusango.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama anunula abaweereza be; so tewali n’omu ku abo abaddukira gy’ali alibonerezebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama anunula abaddu be, So tewali mu bo abamwesiga alisingibwa omusango.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama anunula abaweereza be. Tewali n'omu ku bamwesiga alisingibwa musango.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama anunula emmeeme y'abaddu be: So tewali mu bo abamwesiga alisingibwa omusango.