Psalms 34:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mugulumize wamu nange Omukama, tusukkulumize wamu erinnya lye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nanoonya Mukama, n’annyanukula; n’ammalamu okutya kwonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nneegayirira Mukama, n'anziramu, N'andokola mu kutya kwange kwonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Neegayirira Mukama, n'anziriramu, n'amponya byonna ebyali bintiisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nanoonya Mukama, n'anziramu, N'andokola mu kutya kwange kwonna.