Psalms 34:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nanoonya Omukama, n'anziramu; n'amponya byonna bye nali ntya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abamwesiga banajjulanga essanyu, era tebaaswalenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mumutuunulire, musanyuke, Temulikwatibwa nsonyi n'akatono.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abatunuulira gy'ali basanyuka, era tebaliswala n'akatono.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baamutunuulira, ne balaba omusana: Era amaaso gaabwe tegaakwatibwenga nsonyi emirembe gyonna.