Psalms 34:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mumutunuulire mutangalijje, olwo amaaso gammwe tegagenda kuswala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omunaku ono yakoowoola Mukama n’amwanukula, n’amumalako ebyali bimuteganya byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omunaku ono yakoowoola, Mukama n'amuwulira, N'amulokola mu nnaku ze zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omunaku amuwulira, n'amuggya mu buzibu bwe bwonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omunaku ono yakoowoola, Mukama n'amuwulira, N'amulokola mu nnaku ze zonna.