Psalms 34:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omunaku yalaajana, Omukama n'awulira, n'amulokola mu buyinike bwe bwonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Malayika wa Mukama yeebungulula abo abatya Mukama, n’abawonya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Malayika wa Mukama asiisira okwetooloola abo abamutya, N'abalokola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Malayika wa Mukama yeebungulula abawulira Mukama, n'abataasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Malayika wa Mukama asiisira okwetooloola abo abamutya, N'abalokola.