Psalms 35:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti teboogeza ddembe, wabula bafumbirira eby'okuvunaana abo abatebenkedde mu nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Teboogera bya mirembe, wabula okuwaayiriza abantu abeetuulidde emirembe mu nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga teboogera bya mirembe, Naye bateesa ebigambo eby'obulimba ku abo abateredde emirembe mu nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teboogera bya mirembe, naye bateesa bya bulimba ku bateredde emirembe mu nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga teboogera mirembe: Naye bateesa ebigambo eby'obulimba ku abo abatereera mu nsi.