Psalms 35:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo ndijaguliza mu Mukama, ndisanyuka olw'okundokola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwoyo gwange ne gulyoka gujaguliza mu Mukama, ne gusanyukira mu bulokozi bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olwo ndisanyukira Mukama, Ndijaguza olwo obulokozi bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo ndisanyukira ebyo Mukama by'akola, ndijaguza kubanga andokola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'emmeeme yange erisanyukira Mukama: Erijaguliza obulokozi bwe.