Psalms 36:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yongera okugirira ekisa kyo abakumanyi, n'obutuukirivu bwo eri ab'omutima omuluŋŋamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’amalala baleme okunninnyirira, wadde ababi okunsindiikiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Toganya ab'amalala okunnumba, wadde ababi okungoba we ndi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Toganya beekulumbaza kunnumba, wadde ababi okungoba we ndi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Toganya kigere kya malala okunjijirako, Newakubadde omukono gw'omubi okungoba.